Et 8:17 - Luganda Bible 200317 Muleme kugamba mu mitima gyamwe nti: ‘Obuyinza bwaffe n'amaanyi gaffe bye bitufunyisizza obugagga.’ Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Temwogeranga mu mitima gyammwe nti, ‘Obuyinza bwaffe n'amaanyi g'emikono gyaffe bye bitufunidde obugagga buno.’ Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Weekuumenga, olemenga okulowoozanga mu mutima gwo nti, ‘Obugagga buno bwonna mbufunye olw’obuyinza bwange n’amaanyi g’emikono gyange.’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 era olemenga okwogera mu mutima gwo nti Obuyinza bwange n'amaanyi g'omukono gwange bye binfunidde obugagga buno. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 “Wandiyinza okwegamba mu mutima gwo nti: ‘Obuzira n'amaanyi g'emikono gyange bye binkoledde obugagga buno.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 Muleme kugamba mu mitima gyamwe nti: ‘Obuyinza bwaffe n'amaanyi gaffe bye bitufunyisizza obugagga.’ Sien die hoofstuk |