Et 8:10 - Luganda Bible 200310 Munaalyanga ne mukkuta, ne mwebaza Mukama Katonda wammwe olw'ensi ennungi gye yabawa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Era munaalyanga ne mukkuta, ne mwebaza Mukama Katonda wammwe olw'ensi ennungi gye yabakuwa.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Awo bw’onoolyanga n’okkuta, weebazenga Mukama Katonda wo olw’okukuwa ensi ennungi bw’etyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Era onoolyanga n'okkuta, ne weebaza Mukama Katonda wo olw'ensi ennungi gye yakuwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Bw'omalanga okulya n'okkuta, otenderezanga Omukama Katonda wo olw'ensi amakula gye yakuwa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Munaalyanga ne mukkuta, ne mwebaza Mukama Katonda wammwe olw'ensi ennungi gye yabawa. Sien die hoofstuk |