Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 7:8 - Luganda Bible 2003

8 Naye Mukama yabaagala bwagazi, era yayagala okukuuma ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe, kyeyava akozesa obuyinza bwe obw'amaanyi okubanunula, n'abaggya mu mikono gya Kabaka w'e Misiri, eyabafuganga obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 naye kubanga Mukama abaagala, era kubanga ayagala okutuukiriza ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe, Mukama kyeyava abanunula okuva mu mukono gwa Falaawo Kabaka wa Misiri, mu nnyumba ey'obuddu, n'abaggyayo n'omukono ogw'amaanyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Naye lwa kubanga Mukama Katonda yabaagala, n’akuuma endagaano gye yakola ne bajjajjammwe, n’abanunula n’omukono gwe ogw’amaanyi ng’abaggya mu nsi ey’obuddu, n’abawonya obuyinza bwa Falaawo, ye kabaka w’e Misiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 naye kubanga Mukama abaagala, era kubanga ayagala okukwata ekirayiro kye yalayirira bajjajja bammwe, Mukama kyeyava abaggyamu n'engalo ez'amaanyi, n'abanunula mu nnyumba y'obuddu, mu mukono gwa Falaawo kabaka w'e Misiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Naye kubanga Omukama yabaagala, n'olw'okukwata kye yalayirira bajjajjammwe, yabaggyayo n'omukono ogw'amaanyi, n'akununula mu nnyumba ey'obuddu, mu mikono gya Faraawo kabaka w'e Misiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

8 Naye Mukama yabaagala bwagazi, era yayagala okukuuma ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe, kyeyava akozesa obuyinza bwe obw'amaanyi okubanunula, n'abaggya mu mikono gya Kabaka w'e Misiri, eyabafuganga obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 7:8

Volg ons:

Advertensies


Advertensies