Et 7:6 - Luganda Bible 20036 kubanga muli ggwanga lya Mukama Katonda wammwe. Yabalondamu okuba eggwanga lye eryenjawulo mu mawanga gonna agali ku nsi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Kubanga gw'oli ggwanga ttukuvu eri Mukama Katonda wo: Mukama Katonda wo yakulonda okuba eggwanga ery'envuma gy'ali okusinga mawanga gonna agali mu nsi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Kubanga oli ggwanga ttukuvu eri Mukama. Mukama Katonda wo yakulonda okuva mu mawanga gonna agali ku nsi okubeeranga eggwanga lye, lye yeefunira ly’asuuta ennyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Kubanga gw'oli ggwanga ttukuvu eri Mukama Katonda wo: Mukama Katonda wo yakulonda okuba eggwanga ery'envuma gy'ali okusinga amawanga gonna agali ku maaso g'ensi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Kubanga ku Mukama Katonda wo oli ggwanga lye ttukuvu. Ggwe Omukama Katonda wo yakulonda n'akwebonanya obeere eggwanga lye, ekkula lye, mu mawanga gonna agali ku nsi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 kubanga muli ggwanga lya Mukama Katonda wammwe. Yabalondamu okuba eggwanga lye eryenjawulo mu mawanga gonna agali ku nsi. Sien die hoofstuk |