Et 7:5 - Luganda Bible 20035 Naye mulibayisa bwe muti: mulimenyaamenya alutaari zaabwe, muliyasaayasa empagi za balubaale baabwe ez'amayinja, era mulitemaatema ebifaananyi bya lubaale waabwe Asera, n'ebifaananyi byabwe ebyole, ne mu byokya omuliro, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Naye munaabakolanga bwe muti: munaamenyamenyanga ebyoto byabwe, munaabetentanga n'empagi zaabwe, munaatemaatemanga ne Baasera baabwe, n'ebifaananyi byabwe ebyole munaabyokyanga omuliro. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Naye bwe muti bwe munaakolanga: Munaamenyanga ebyoto bya bakatonda baabwe, ne mwasaayasa amayinja gaabwe ge bawonga, ne mubetentabetenta empagi zaabwe eza Asera, ne mwokya bakatonda baabwe mu muliro. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Naye bwe muti bwe munaabakolanga; munaamenyaamenyanga ebyoto byabwe, munaabetentanga n'empagi zaabwe, munaatemaatemanga ne Baasera baabwe, n'ebifaananyi byabwe ebyole munaabyokyanga omuliro. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Wabula bino bye mubakolanga: emyaliiro gyabwe mugimenyangawo, amayinja ge baasimba mugaasaayasanga, empagi zaabwe eza Asera muzitemanga, n'ebifaananyi byabwe ebya balubaale mubyokyanga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Naye mulibayisa bwe muti: mulimenyaamenya alutaari zaabwe, muliyasaayasa empagi za balubaale baabwe ez'amayinja, era mulitemaatema ebifaananyi bya lubaale waabwe Asera, n'ebifaananyi byabwe ebyole, ne mu byokya omuliro, Sien die hoofstuk |