Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 7:4 - Luganda Bible 2003

4 kubanga bwe mulikikola, ab'amawanga ago balikyusa abaana bammwe ne babaggya ku Mukama, ne basinza balubaale, Mukama n'abasunguwalira mmwe, era n'abazikiriza amangwago.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Kubanga bwe mulikikola, ab'amawanga ago balikyusa abaana bammwe ne babaggya ku Mukama, ne basinza bakatonda abalala, Mukama n'abasunguwalira mmwe, era n'abazikiriza mangu ago.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Kubanga bagenda kukyamya mutabani wo alekerengaawo okugoberera Mukama, baweerezenga bakatonda abalala; era obusungu bwa Mukama bunaababuubuukirangako n’akuzikiriza mangu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Kubanga alikyusa mutabani wo obutangoberera, baweerezenga bakatonda abalala: obusungu bwa Mukama bulibuubuuka bwe butyo ku mmwe, era alikuzikiriza mangu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

4 kubanga bagenda kukyamya batabani bo, balekeyo okungoberera, baweereze balubaale abagwira, amangu ago obusungu bw'Omukama bugenda kubeesererako bubazikirize.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

4 kubanga bwe mulikikola, ab'amawanga ago balikyusa abaana bammwe ne babaggya ku Mukama, ne basinza balubaale, Mukama n'abasunguwalira mmwe, era n'abazikiriza amangwago.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 7:4

Volg ons:

Advertensies


Advertensies