Et 7:25 - Luganda Bible 200325 Ebifaananyi ebyole ebya balubaale baabwe, mubyokyanga omuliro. Temuululunkanirenga ffeeza wadde zaabu abiriko, era temuumutwalenga, sikulwa ng'abafuukira omutego, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Ebifaananyi ebyole ebya bakatonda baabwe munaabyokyanga omuliro. Teweegombanga ffeeza newakubadde zaabu abiriko, so tobyetwaliranga bireme kukufuukira mutego, kubanga bya mizizo eri Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Ebifaananyi ebyole ebya bakatonda baabwe munaabyokyanga mu muliro. Teweegombanga zaabu na ffeeza anaabibeerangako. So tomwetwaliranga alemenga kukufuukira mutego; kubanga ekikolwa ekyo kya muzizo eri Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Ebifaananyi ebyole ebya bakatonda baabwe munaabyokyanga omuliro: teweegombanga ffeeza newakubadde zaabu ebiriko, so teweetwaliranga, oleme okutegebwa mu ebyo: kubanga mizizo eri Mukama Katonda wo: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU25 “Ebifaananyi byabwe ebya balubaale obyokyanga omuliro; teweegombanga ffeeza na zaabu abiriko, tomwetwaliranga, sikulwa ng'akufuukira omutego; kubanga Omukama Katonda wo ebyo abyenyinyala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200325 Ebifaananyi ebyole ebya balubaale baabwe, mubyokyanga omuliro. Temuululunkanirenga ffeeza wadde zaabu abiriko, era temuumutwalenga, sikulwa ng'abafuukira omutego, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. Sien die hoofstuk |