Et 7:23 - Luganda Bible 200323 Naye Mukama Katonda wammwe aliwaayo abalabe bammwe mu mikono gyammwe era bo alibakuba entiisa ey'amaanyi, okutuusa lwe balizikirizibwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Naye Mukama Katonda wo anaabawangayo mu mikono gyo, era anaabeeraliikirizanga nnyo, okutuusa lwe balizikirira. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Naye Mukama Katonda wo anaagagabulanga mu mukono gwo n’ageeraliikirizanga ng’agatabuddetabudde, okutuusa lwe ganaazikirizibwanga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Naye Mukama Katonda wo anaabagabulanga mu maaso go, era anaabeeraliikirizanga okweraliikirira okungi, okutuusa lwe balizikirira. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU23 Naye Omukama Katonda agenda kubakuwa mu mikono gyo, abaleetemu okutabukatabuka kungi okutuusa bonna lwe balizikirira. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200323 Naye Mukama Katonda wammwe aliwaayo abalabe bammwe mu mikono gyammwe era bo alibakuba entiisa ey'amaanyi, okutuusa lwe balizikirizibwa. Sien die hoofstuk |