Et 7:19 - Luganda Bible 200319 Mujjukire ebigezo eby'amaanyi bye mwalabako n'amaaso gammwe, n'ebyewuunyo n'ebyamagero, n'obuyinza obungi n'amaanyi, Mukama Katonda wammwe bye yakozesa okubanunulayo mmwe. Bw'atyo Mukama Katonda wammwe bw'alikola ne ku b'amawanga gonna ge mutya. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Ojjukiranga ebibonyoobonyo, n'eby'amagero, n'omukono ogw'amaanyi, bye walaba; Mukama Katonda wo bye yakozesa okubanunula. Bw'atyo Mukama Katonda wo bw'anaakolanga amawanga gonna g'otya. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Weerabirako n’amaaso go gennyini ebibonoobono, n’obubonero obw’ebyamagero, n’eby’ekyewuunyo, Mukama bye yakozesa okukuggya mu nsi y’e Misiri n’omukono gwe omuwanvu ogw’amaanyi. Mukama Katonda wo bw’atyo bw’anaakolanga amawanga ago gonna g’otya. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 okukemebwa okunene amaaso go kwe gaalaba, n'obubonero, n'eby'amagero, n'engalo ez'amaanyi, n'omukono ogwagololwa, Mukama Katonda wo bye yakuggisaamu: bw'atyo Mukama Katonda wo bw'anaakolanga amawanga gonna g'otya. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 nga bwe yakuggyayo n'ebigezo ebinene amaaso go bye gaalaba, obubonero, ebikuuno, omukono ogw'amaanyi, n'omukono omugolole; n'amawanga gonna g'otya bw'anaagakola atyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 Mujjukire ebigezo eby'amaanyi bye mwalabako n'amaaso gammwe, n'ebyewuunyo n'ebyamagero, n'obuyinza obungi n'amaanyi, Mukama Katonda wammwe bye yakozesa okubanunulayo mmwe. Bw'atyo Mukama Katonda wammwe bw'alikola ne ku b'amawanga gonna ge mutya. Sien die hoofstuk |