Et 7:12 - Luganda Bible 200312 “Bwe munassangayo omwoyo ku biragiro bino ne mubikwata era ne mubituukiriza, Mukama Katonda wammwe anaakuumanga endagaano gye yakola nammwe, era anaabakwatirwanga ekisa nga bwe yalayirira bajjajjammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Bwe munassangayo omwoyo ku biragiro bino ne mubikwata era ne mubikola, Mukama Katonda wammwe anaatuukirizanga endagaano ye n'okusaasira bye yalayirira bajjajjammwe, Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Bwe munaakwatanga amateeka ago, ne mugagonderanga n’obwegendereza, ne Mukama Katonda wo agenda kukuumanga endagaano ye, gye yakola ne bajjajjaabo ey’okwagala kwe okutaggwaawo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Awo olulituuka kubanga muwulira emisango gino, ne mugikwata, ne mugikola, Mukama Katonda wo anaakukwatiranga endagaano n'okusaasira bye yalayirira bajjajja bo: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 “Amateeka gano bwe muligawulira, ne mugakwatanga, ne mugatuusa, n'Omukama Katonda wo alikukuumira endagaano n'ekisa bye yalayirira bajjajjammwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 “Bwe munassangayo omwoyo ku biragiro bino ne mubikwata era ne mubituukiriza, Mukama Katonda wammwe anaakuumanga endagaano gye yakola nammwe, era anaabakwatirwanga ekisa nga bwe yalayirira bajjajjammwe. Sien die hoofstuk |