Et 7:10 - Luganda Bible 200310 Naye abamukyawa alibeesasuza ng'abazikiriza. Talironzalonza kubonereza buli muntu amukyawa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Asasula abo abamukyawa n'ababonereza ng'abazikiriza. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Naye abo abamukyawa alibeesasuza n’okuzikirizibwa; tagenda kulwawo kwesasuza oyo amukyawa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 asasula abo abamukyawa ng'alabagana n'amaaso, okubazikiriza: taddirirenga eri oyo amukyawa, naye anaamusasulanga ng'alabagana n'amaaso. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Oyo yennyini amukyawa amuzikiriza, talonzalonza kusasula oyo yennyini amukyawa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Naye abamukyawa alibeesasuza ng'abazikiriza. Talironzalonza kubonereza buli muntu amukyawa. Sien die hoofstuk |