Et 6:21 - Luganda Bible 200321 Abaana bammwe abo bamubaddangamu nti: ‘Twali baddu ba kabaka w'e Misiri, Mukama n'atuggya mu Misiri ng'akozesa obuyinza bwe obw'amaanyi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 N'olyoka ogamba omwana wo nti, ‘Twali baddu ba Falaawo mu Misiri; Mukama n'atuggya mu Misiri n'omukono ogw'amaanyi; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Omuddangamu nti, ‘Twali baddu ba Falaawo mu nsi ey’e Misiri, naye Mukama Katonda n’atuggya mu Misiri n’omukono gwe ogw’amaanyi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 N'olyoka ogamba omwana wo nti Twali baddu ba Falaawo mu Misiri; Mukama n'atuggya mu Misiri n'engalo ez'amaanyi: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 omuddangamu nti: ‘Twali baddu ba Faraawo mu nsi y'e Misiri, Omukama n'atuggyayo mu Misiri n'omukono ogw'amaanyi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Abaana bammwe abo bamubaddangamu nti: ‘Twali baddu ba kabaka w'e Misiri, Mukama n'atuggya mu Misiri ng'akozesa obuyinza bwe obw'amaanyi. Sien die hoofstuk |