Et 6:20 - Luganda Bible 200320 “Gye bujja, abaana bammwe balibabuuza mmwe nti: ‘Amateeka n'ebiragiro n'ebibuuliriro Mukama Katonda waffe bye yabateerawo, bitegeeza ki?’ Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 “Omwana wo bw'akubuuzanga mu biro ebigenda okujja, ng'ayogera nti, ‘Ebyo Mukama Katonda waffe bye yabalaga, n'amateeka n'ebiragiro bitegeeza ki?’ Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 “Mu biseera ebirijja, omwana wo bw’akubuuzanga nti, Ebyo byonna ebinnyonnyola buli kalonda, n’amateeka, n’ebiragiro Mukama Katonda waffe bye yabalagira, bitegeeza ki? Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Omwana wo bw'akubuuzanga mu biro ebigenda okujja, ng'ayogera nti Ebyo bye yategeeza, n'amateeka, n'emisango Mukama Katonda waffe bye yabalagira, amakulu gaabyo ki? Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU20 “Gye bujja omwana wo bw'akubuuzanga nti: ‘Bino enjigiriza, amateeka n'ebiragiro Omukama Katonda waffe bye yabalagira bitegeeza ki?’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200320 “Gye bujja, abaana bammwe balibabuuza mmwe nti: ‘Amateeka n'ebiragiro n'ebibuuliriro Mukama Katonda waffe bye yabateerawo, bitegeeza ki?’ Sien die hoofstuk |