Et 5:9 - Luganda Bible 20039 Temuuvuunamirenga bifaananyi ebyo, era temuubisinzenga, kubanga Nze Mukama Katonda wammwe, sivuganyizibwa. Mbonereza abazzukulu bannakabirye ne bannakasatwe olw'ebibi bya bajjajjaabwe abankyawa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 tobivuunamiranga, so tobiweerezanga: kubanga nze Mukama Katonda wo ndi Katonda wa buggya, awalana ku baana obubi bwa bajjajjaabwe, ne ku bannakabirye ne ku bannakasatwe ku abo abankyawa; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Ebyo tobivuunamiranga so tobisinzanga. Kubanga Nze Mukama Katonda wo ndi Katonda wa buggya; mbonereza abaana olw’ebibi bya bakitaabwe n’ebya bajjajjaabwe okutuusa ku mulembe ogwokusatu n’ogwokuna ogw’abo abankyawa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 tobivuunamiranga, so tobiweerezanga: kubanga nze Mukama Katonda wo ndi Katonda wa buggya, awalana ku baana obubi bwa bajjajja baabwe, ne ku bannakabirye ne ku bannakasatwe ku abo abankyawa; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 Tobivunnamiranga era tobiweerezanga. Kubanga nze Mukama Katonda wo, ndi Katonda ow'obuggya, mbonereza omusango gw'abazadde mu baana n'abazzukulu okutuusa ku zzadde eryokusatu n'eryokuna ery'abo abankyawa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Temuuvuunamirenga bifaananyi ebyo, era temuubisinzenga, kubanga Nze Mukama Katonda wammwe, sivuganyizibwa. Mbonereza abazzukulu bannakabirye ne bannakasatwe olw'ebibi bya bajjajjaabwe abankyawa. Sien die hoofstuk |