Et 5:5 - Luganda Bible 20035 Nze nayimirira wakati wammwe ne Mukama mu kiseera ekyo, okubategeeza Mukama bye yali abagamba, kubanga mwali mutidde omuliro, ne mutayambuka ku lusozi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Mu biro ebyo, nange nnayimirira wakati wa Mukama nammwe, okubategeeza ekigambo kya Mukama; kubanga mwali mutidde omuliro ne mutalinnya ku lusozi, Mukama bwe yayogera nti, Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Mu kaseera ako nze nnali nnyimiridde wakati wa Mukama nammwe okubatuusaako ekigambo kya Mukama Katonda, kubanga mmwe mwali mutidde omuliro, noolwekyo ne mutalinnya ku lusozi olunene. N’abagamba nti: Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 (nayimirira wakati wa Mukama nammwe mu biro ebyo, okubalaga ekigambo kya Mukama: kubanga mwali mutidde olw'omuliro, ne mutalinnya ku lusozi;) ng'ayogera nti Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Mu budde obwo nze nali omutabaganya wakati w'Omukama nammwe, nga mbabuulira ebigambo bye, kubanga mwali mutya omuliro ne mutayambuka ku lusozi. Yagamba nti: Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Nze nayimirira wakati wammwe ne Mukama mu kiseera ekyo, okubategeeza Mukama bye yali abagamba, kubanga mwali mutidde omuliro, ne mutayambuka ku lusozi. Sien die hoofstuk |