Et 5:28 - Luganda Bible 200328 “Mukama n'awulira ebigambo bye mwayogera nange, n'aŋŋamba nti: ‘Mpulidde ebigambo abantu bano bye bakugambye. Byonna bye boogedde birungi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Mukama n'awulira ebigambo bye mwayogera nange, n'aŋŋamba nti, ‘Mpulidde ebigambo abantu bano bye bakugambye. Byonna bye boogedde birungi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Mukama yawulira ebigambo byammwe, bwe mwayogera nange, Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, “Ebigambo abantu abo bye bakugambye mbiwulidde. Byonna bye boogedde bibadde birungi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Mukama n'awulira eddoboozi ly'ebigambo byammwe bwe mwayogera nange; Mukama n'aŋŋamba nti Mpulidde eddoboozi ly'ebigambo by'abantu bano, bye bakubuulidde: boogedde bulungi byonna bye bagambye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU28 “Omukama yawulira bye mwali muŋŋamba, n'agamba nti: ‘Mpulidde abantu bano kye bakugamba; mu byonna bayogedde bulungi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200328 “Mukama n'awulira ebigambo bye mwayogera nange, n'aŋŋamba nti: ‘Mpulidde ebigambo abantu bano bye bakugambye. Byonna bye boogedde birungi. Sien die hoofstuk |