Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 5:25 - Luganda Bible 2003

25 Naye kaakano tufiira ki? Omuliro guno omungi gujja kutusaanyaawo! Bwe tunaddamu okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe, tujja kufa.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Kale kaakano tufiira ki? Kubanga omuliro guno omungi gunaatuzikiriza; bwe tunaddamu nate okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe tujja kufa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Kale, kaakano tufiira ki? Kubanga omuliro guno omungi bwe guti gujja kutusaanyaawo, tufe tuggweewo, singa twongera okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Kale kaakano twandifiiridde ki? kubanga omuliro guno omungi gunaatuzikiriza: bwe tunaawulira nate eddoboozi lya Mukama Katonda waffe, tunaafa.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Naye kati tufiira ki? Omuliro guno omungi gujja kutumalawo tufe bwe tunaayongera okuwulira eddoboozi ly'Omukama Katonda waffe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

25 Naye kaakano tufiira ki? Omuliro guno omungi gujja kutusaanyaawo! Bwe tunaddamu okuwulira eddoboozi lya Mukama Katonda waffe, tujja kufa.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 5:25

Volg ons:

Advertensies


Advertensies