Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 5:21 - Luganda Bible 2003

21 “ ‘Era temuusigulenga baka bannammwe. Temuuyaayaanirenga nnyumba za bantu balala, newaakubadde ennimiro zaabwe, oba abaddu baabwe, oba abazaana baabwe, newaakubadde ente zaabwe, oba endogoyi zaabwe, wadde ekintu ekirala kyonna eky'omuntu omulala.’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 So teweegombanga mukazi wa muntu munno, so toyaayaaniranga nnyumba ya muntu munno, newakubadde ennimiro ye, newakubadde omuddu we, newakubadde omuzaana we, newakubadde ente ye newakubadde endogoyi ye, newakubadde ekintu kyonna ekya muntu munno. ’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 Teweegombanga mukyala wa muntu munno. So teweegombanga nnyumba ya muntu munno, newaakubadde ennimiro ye, newaakubadde omuweereza we omusajja, newaakubadde omuweereza we omukazi, wadde ente ye, oba endogoyi ye, oba ekintu kyonna ekya muntu munno.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 So teweegombanga mukazi wa muntu munno, so toyaayaaniranga nnyumba ya muntu munno, newakubadde ennimiro ye, newakubadde omuddu we, newakubadde omuzaana we, newakubadde ente ye newakubadde endogoyi ye, newakubadde ekintu kyonna ekya muntu munno.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

21 “ ‘Teweegombanga mukazi wa munno; teweegombanga nnyumba ya munno, wadde ennimiro ye, oba omuddu we, oba omuzaana we, oba ente ye, oba endogoyi, na buli kikye.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

21 “ ‘Era temuusigulenga baka bannammwe. Temuuyaayaanirenga nnyumba za bantu balala, newaakubadde ennimiro zaabwe, oba abaddu baabwe, oba abazaana baabwe, newaakubadde ente zaabwe, oba endogoyi zaabwe, wadde ekintu ekirala kyonna eky'omuntu omulala.’

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 5:21

Volg ons:

Advertensies


Advertensies