Et 5:16 - Luganda Bible 200316 “ ‘Bakitammwe ne bannyammwe mubassengamu ekitiibwa, nga Nze Mukama Katonda wammwe bwe mbalagira, mulyoke muwangaale era mube bulungi mu nsi gye mbawa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 “ ‘Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira; ennaku zo zibe nnyingi, era olabe ebirungi mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa.’ ” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira, olyoke owangaale, era obeerenga n’emirembe, mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira: ennaku zo zibe nnyingi, era olabe ebirungi ku nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 “ ‘Ossangamu kitaawo ne nnyoko ekitiibwa, ng'Omukama Katonda wo bwe yakulagira, olyoke owangaale era obeere wa mukisa ku nsi, Omukama Katonda wo gy'alikuwa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 “ ‘Bakitammwe ne bannyammwe mubassengamu ekitiibwa, nga Nze Mukama Katonda wammwe bwe mbalagira, mulyoke muwangaale era mube bulungi mu nsi gye mbawa. Sien die hoofstuk |