Et 4:5 - Luganda Bible 20035 “Nzuuno mbayigiriza amateeka n'ebiragiro nga Mukama Katonda wange bwe yandagira. Mubikwatenga nga muli mu nsi gye mugenda okuyingiramu okugyefuga. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Laba, mbayigirizza amateeka n'ebiragiro, nga Mukama Katonda wange bwe yandagira, mubikwatenga nga mutuuse mu nsi gye mugenda okutuulamu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Kale, mulabe nno, mbayigirizza amateeka n’ebiragiro nga Mukama Katonda wange bwe yandagira, mulyoke mubigobererenga nga mutuuse mu nsi gye mugenda okuyingiramu, n’okugyefunira ng’obutaka bwammwe obw’enkalakkalira. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Laba, mbayigirizza amateeka n'emisango, nga Mukama Katonda wange bwe yandagira, mukolenga bwe mutyo wakati mu nsi gye muyingiramu okugirya. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Wuuno nabayigiriza amateeka n'ebiragiro, ng'Omukama Katonda wange bwe yandagira, mubituusanga mu nsi gye mugenda okutwala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 “Nzuuno mbayigiriza amateeka n'ebiragiro nga Mukama Katonda wange bwe yandagira. Mubikwatenga nga muli mu nsi gye mugenda okuyingiramu okugyefuga. Sien die hoofstuk |