Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 4:42 - Luganda Bible 2003

42 omuntu mw'ayinza okuddukira n'awona, bw'aba ng'asse munne mu butanwa, ng'abadde tamulinaako bulabe; nga bw'addukira mu kimu ku bibuga ebyo, awonya obulamu bwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

42 omuntu anattanga munne mu butanwa, addukirenga mu kimu ku bibuga ebyo, awone okuttibwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

42 nga mu bibuga ebyo, omuntu yenna anaabanga asse muntu munne nga tagenderedde, mw’anaddukiranga, kubanga munne anaabanga amusse mu butanwa nga tamuliiko kiruyi kubanga tabangako mulabe we; anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo yeewonye naye okuttibwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

42 omussi addukirenga omwo, anattanga munne ng'ataniddwa, so nga tamukyawanga; addukirenga mu kimu ku bibuga ebyo abeerenga omulamu;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

42 abeeranga asse munne gy'anaddukiranga, singa abeera amusse mu butanwa nga tebwali bukyayi mu kusooka. Alisobolanga okuddukira mu bibuga ebyo n'awonya obulamu bwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

42 omuntu mw'ayinza okuddukira n'awona, bw'aba ng'asse munne mu butanwa, ng'abadde tamulinaako bulabe; nga bw'addukira mu kimu ku bibuga ebyo, awonya obulamu bwe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 4:42

Volg ons:

Advertensies


Advertensies