Et 4:33 - Luganda Bible 200333 Waliwo abantu abaali bawulidde Katonda ng'ayogera, ng'asinziira mu muliro, nga mmwe bwe mwawulira, ne basigala nga balamu? Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 Waali wabaddewo abantu abaawulira eddoboozi lya Katonda nga lyogera okuva wakati mu muliro nga ggwe bwe waliwulira, ne baba balamu? Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 Abantu abamawanga amalala baali bawuliddeko ku ddoboozi lya Katonda ng’ayogerera mu muliro, ne basigala nga bakyali balamu, nga mmwe bwe mwaliwulira ne muba balamu? Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 Waabangawo abantu abaawulira eddoboozi lya Katonda nga lyogera nga liva wakati mu muliro, nga ggwe bwe wawulira, ne baba balamu? Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU33 oba waali wabaddewo eggwanga ne liwulira eddoboozi lya Katonda ayogera ng'ayima mu muliro wakati, nga ggwe bwe waliwulira, n'asigala nga mulamu! Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200333 Waliwo abantu abaali bawulidde Katonda ng'ayogera, ng'asinziira mu muliro, nga mmwe bwe mwawulira, ne basigala nga balamu? Sien die hoofstuk |