Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 4:29 - Luganda Bible 2003

29 Naye nga muli eyo, munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe. Era bwe munaamunoonyanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, munaamuzuulanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

29 Naye nga muli eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe, n'omutima gwammwe gwonna, n'obulamu bwammwe bwonna munaamulabanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

29 Naye ng’oli eyo, bw’onoonoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga, singa onoomunoonyanga n’omutima gwo gwonna awamu n’omwoyo gwo gwonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

29 Naye nga muyima eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga bw'onoomunoonyanga n'omutima gwo gwonna n'obulamu bwo bwonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

29 “Naye nga muli eyo bw'olinoonya Omukama Katonda wo, ogenda kumuggukako; naye ng'omunoonyezza n'omutima gwo gwonna, n'omwoyo gwo gwonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

29 Naye nga muli eyo, munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe. Era bwe munaamunoonyanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, munaamuzuulanga.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 4:29

Volg ons:

Advertensies


Advertensies