Et 4:28 - Luganda Bible 200328 Eyo gye muliweerereza balubaale abakolebwa abantu mu miti ne mu mayinja, balubaale abatalaba wadde okuwulira, era abatalya wadde okuwunyiriza. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Eyo gye muliweerereza ba katonda abakolebwa n'emikono gy'abantu ab'emiti, n'amayinja, abatalaba, abatawulira, abatalya newakubadde okuwunyiriza. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Nga muli eyo munaasinzanga bakatonda abakolebwa n’emikono gy’abantu, mu miti ne mu mayinja, abatayinza kulaba, oba okuwulira oba okulya, wadde okuwunyiriza. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Era muliweerereza eyo bakatonda, emirimu gy'emikono gy'abantu, emiti n'amayinja, ebitalaba newakubadde okuwulira newakubadde okulya newakubadde okuwunyiriza. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU28 Eyo muliweererezaayo balubaale abantu be beekoledde mu miti ne mu mayinja, abatasobola kulaba, kuwulira, kulya wadde okuwunyiriza. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200328 Eyo gye muliweerereza balubaale abakolebwa abantu mu miti ne mu mayinja, balubaale abatalaba wadde okuwulira, era abatalya wadde okuwunyiriza. Sien die hoofstuk |