Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 4:27 - Luganda Bible 2003

27 Mukama alibasaasaanya mu mawanga amalala, abatono ku mmwe gye balisigala nga balamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Era Mukama alibasaasaanyiza mu mawanga, mulisigalawo batono mu bantu, eyo ewala Mukama gy'alibatwala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Mukama anaabasaasaanyanga mu mawanga amalala, era erisigalayo batono mu mmwe abalibeera mu nsi ezo Mukama Katonda gy’anaabanga abasindiikirizza.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Era Mukama alibasaasaanya mu mawanga, era mulisigalawo batono mu bantu, Mukama gy'alibatwala ewala.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Omukama alibasaasaanya mu mawanga, era abaliwonawo eyo mu mawanga Omukama gy'alibatwala baliba batono.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

27 Mukama alibasaasaanya mu mawanga amalala, abatono ku mmwe gye balisigala nga balamu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 4:27

Volg ons:

Advertensies


Advertensies