Et 4:21 - Luganda Bible 200321 Era Mukama yansunguwalira ku lwammwe, n'alayira nti nze sirisomoka Mugga Yorudaani era siriyingira mu nsi eyo ennungi, Mukama Katonda wammwe gy'abawa mmwe okuba obutaka bwammwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Naye nze Mukama yansuguwalira ku lwammwe, n'alayira era n'anziyiza okusomoka Yoludaani, newakubadde okuyingira mu nsi eyo ennungi Mukama Katonda wo gy'akuwa okuba obutaka. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 “Ate n’ekirala, Mukama yansunguwalira ku lwammwe, ne yeerayirira nti nze sigenda kusomoka mugga ogwo Yoludaani nnyingire mu nsi eyo ennungi Mukama Katonda wammwe gy’abawa okubeera obusika bwammwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Era nate Mukama yansunguwalira nze ku lwammwe, n'alayira nze obutasomoka Yoludaani, newakubadde okuyingira mu nsi eyo ennungi, Mukama Katonda wo gy'akuwa okuba obutaka: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 “Omukama yansunguwalira olw'okubeera mmwe, n'alayira nti sijja kusomoka Yorudani na kuyingira mu nsi ennungi, Omukama Katonda wo gy'agenda okukuwa ebeere obusika bwo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Era Mukama yansunguwalira ku lwammwe, n'alayira nti nze sirisomoka Mugga Yorudaani era siriyingira mu nsi eyo ennungi, Mukama Katonda wammwe gy'abawa mmwe okuba obutaka bwammwe. Sien die hoofstuk |