Et 4:12 - Luganda Bible 200312 Mubategeezenga nga Mukama bwe yayogera nammwe ng'asinziira mu muliro, ne muwulira ddoboozi lyokka ng'ayogera, kyokka ne mutalaba nga bw'afaanana n'akatono. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Mukama n'ayogera nammwe ng'ayima wakati mu muliro; naye mwawulira ddoboozi lya bigambo lyokka, naye temwalaba kifaananyi kyonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Bw’atyo Mukama Katonda n’ayogera nammwe ng’asinziira wakati mu muliro. Mwawulira envuga y’ebigambo bye, naye ekikula kye temwakiraba; mwakoma ku ddoboozi lyokka. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Mukama n'ayogera nammwe ng'ayima wakati mu muliro: mwawulira eddoboozi ly'ebigambo, naye ne mutalaba kifaananyi kyonna; ddoboozi lyokka. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU12 Omukama yayogera nammwe ng'ayima mu muliro wakati; ebigambo mwabiwulira kyokka temwalaba nfaanana ye, mwawulira ddoboozi lyokka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200312 Mubategeezenga nga Mukama bwe yayogera nammwe ng'asinziira mu muliro, ne muwulira ddoboozi lyokka ng'ayogera, kyokka ne mutalaba nga bw'afaanana n'akatono. Sien die hoofstuk |