Et 4:11 - Luganda Bible 200311 “Mutegeezanga abaana bammwe nga bwe mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu ggulu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 “Ne musembera ne muyimirira wansi w'olusozi; olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu bbanga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Mwasembera ne muyimirira wansi w’olusozi, ne mulaba nga lwaka omuliro ogwatuukira ddala waggulu ku ggulu, nga gwetooloddwa ebire n’ekizikiza ekikutte.’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Ne musembera ne muyimirira wansi w'olusozi; olusozi ne lwaka n'omuliro okutuusa ku mutima gw'eggulu, n'ekizikiza, n'ekire, n'ekizikiza ekikutte. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU11 Mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi, olwabuubuukanga omuliro okutuuka ku ggulu, nga luliko ekire ekiddugavu n'enzikiza ekutte. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200311 “Mutegeezanga abaana bammwe nga bwe mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu ggulu. Sien die hoofstuk |