Et 3:8 - Luganda Bible 20038 “Era mu kiseera ekyo, ne tuwamba ensi za bakabaka abo bombi ab'Abaamori abaabeeranga emitala wa Yorudaani, okuva ku Kiwonvu Arunoni okutuuka ku Lusozi Herumooni. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 “Era mu biro ebyo ne tuwamba ensi ya bakabaka bombi ab'Abamoli ababeeranga emitala wa Yoludaani, okuva mu kiwonvu kya Alunoni okutuusa ku lusozi Kerumooni. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Bwe tutyo mu kiseera ekyo ne tutwala ebitundu by’ensi byonna ebyali ebya bakabaka bombi ab’Abamoli ebyali ku luuyi lw’ebuvanjuba olw’omugga Yoludaani; okuva ku Kiwonvu Alunoni okutuuka ku Lusozi Kerumooni. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Era mu biro ebyo ne tuggya ensi mu mukono gwa bakabaka bombi ab'Abamoli abaali emitala wa Yoludaani, okuva mu kiwonvu kya Alunoni okutuusa ku lusozi Kerumooni; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 “Bwe tutyo mu budde obwo bakabaka ababiri ab'Abaamori, twabawambako ensi yaabwe emitala wa Yorudani, okuva ku Kiwonvu Arunoni okutuukira ddala ku lusozi Kerumoni. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 “Era mu kiseera ekyo, ne tuwamba ensi za bakabaka abo bombi ab'Abaamori abaabeeranga emitala wa Yorudaani, okuva ku Kiwonvu Arunoni okutuuka ku Lusozi Herumooni. Sien die hoofstuk |