Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:3 - Luganda Bible 2003

3 “Awo Mukama Katonda waffe n'atuwa ne Ogi, kabaka w'e Basani n'abantu be, bonna ne tubatta obutalekaawo n'omu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 “Awo Mukama Katonda waffe n'awaayo Ogi, Kabaka we Basani n'abantu be bonna mu mukono gwaffe, ne tubatta bonna ne watasigalawo n'omu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Bw’atyo Mukama Katonda waffe n’agabula ne Ogi Kabaka w’e Basani mu mukono gwaffe awamu n’eggye lye lyonna. Ne tubatta bonna obutalekaawo muntu n’omu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Awo Mukama Katonda waffe n'agabula mu mukono gwaffe ne Ogi kabaka w'e Basani n'abantu be bonna: ne tumutta okutuusa lwe watamusigalirawo n'omu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Omukama Katonda waffe n'atuwa mu mikono gyaffe ne Ogi kabaka w'e Basani n'eggye lye lyonna; ne tubakuba bonna obutalekaawo n'omu yawonawo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

3 “Awo Mukama Katonda waffe n'atuwa ne Ogi, kabaka w'e Basani n'abantu be, bonna ne tubatta obutalekaawo n'omu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:3

Volg ons:

Advertensies


Advertensies