Et 3:21 - Luganda Bible 200321 “Ne ndagira Yoswa mu kiseera ekyo, nti: ‘Olabidde ddala n'amaaso go ebyo byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze ku bakabaka abo ababiri. Bw'atyo Mukama bw'ajja okukola ku buli bwakabaka bwe mugenda okulumba. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 “Mu biro ebyo ne ndagira Yoswa ne mugamba nti, ‘Olabidde ddala n'amaaso go ebyo byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze ku bakabaka abo ababiri. Bw'atyo Mukama bw'ajja okukola ku buli bwakabaka bwe mugenda okulumba. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Mu kiseera ekyo ne ndagira Yoswa, ne mmugamba nti, “Ebyo byonna Mukama Katonda wammwe byakoze bakabaka abo ababiri obyerabiddeko n’amaaso go gennyini. Bw’atyo Mukama bw’alikola obwakabaka bwonna obuli eyo gye mugenda. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Ne ndagira Yoswa mu biro ebyo nga njogera nti Amaaso go galabye byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze bakabaka bano bombi: bw'atyo Mukama bw'alikola obwakabaka bwonna gye musomoka okugenda. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 “Mu budde obwo ne Yoswa namulagira nti: ‘Amaaso go galabye Omukama Katonda wammwe by'akoze bakabaka bano ababiri; bw'alikola bw'atyo obwakabaka bwonna gy'oliraga ng'osomose. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 “Ne ndagira Yoswa mu kiseera ekyo, nti: ‘Olabidde ddala n'amaaso go ebyo byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze ku bakabaka abo ababiri. Bw'atyo Mukama bw'ajja okukola ku buli bwakabaka bwe mugenda okulumba. Sien die hoofstuk |