Et 3:14 - Luganda Bible 200314 Yayiri ow'omu Kika kya Manasse n'agabana ekitundu kyonna eky'e Arugobu, kye ky'e Basani, okutuukira ddala ku nsalo n'Abagesuri n'Abamaaka. Ebyalo ebyo byonna n'abituuma erinnya lye, era bimanyiddwa ng'Ebyalo bya Yayiri n'okutuusa kati.) Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Yayiri, mutabani wa Manase, n'atwala oluuyi lwonna olwa Alugobu okutuuka ku nsalo y'Abagesuli n'Abamaakasi. Ebyalo ebyo byonna n'abituuma Basani, erinnya lye, era bimanyiddwa ng'ebyalo bya Yayiri n'okutuusa leero. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Yayiri, ava mu Manase, yafuna ekitundu kyonna ekya Alugabu, era ye Basani, nga kyerambulula okutuukira ddala ku nsalo ey’Abagesuli n’Abamaakasi; n’akibbulamu erinnya lye, n’okutuusa leero ensi Basani eyitibwa Kavosu Yayiri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Yayiri mutabani wa Manase n'atwala oluuyi lwonna olwa Alugobu okutuuka ku nsalo y'Abagesuli n'Abamaakasi; n'agituuma, ye Basani, ng'erinnya lye bwe lyali, Kavosuyayiri, okutuusa leero.) Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 Yayiri muzzukulu wa Manasse yafuna ensi ya Arugobu yonna okutuuka ku nsalo n'Abagessuri n'Abamaakati, n'atuuma Basani erinnya lye Kavvoti-Yayiri, era bwe kikyayitibwa n'okutuusa ku lunaku lwa leero. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Yayiri ow'omu Kika kya Manasse n'agabana ekitundu kyonna eky'e Arugobu, kye ky'e Basani, okutuukira ddala ku nsalo n'Abagesuri n'Abamaaka. Ebyalo ebyo byonna n'abituuma erinnya lye, era bimanyiddwa ng'Ebyalo bya Yayiri n'okutuusa kati.) Sien die hoofstuk |