Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:10 - Luganda Bible 2003

10 Twawamba ekitundu kyonna eky'obwakabaka bwa Ogi mu Basani: ebibuga byonna eby'omu lusenyi, n'ebitundu byonna ebya Gileyaadi n'ebya Basani, okutuukira ddala e Saleka ne Edereyi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Twawamba ekitundu kyonna eky'obwakabaka bwa Ogi mu Basani; ebibuga byonna eby'omu lusenyi, n'ebitundu byonna ebya Gireyaadi n'ebya Basani, okutuukira ddala e Saleka ne Edereyi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Twatwala ebibuga byonna ebyali mu kitundu ekya waggulu ekitereevu ne Gireyaadi yonna ne Basani yonna okutuuka ku Saleka ne Ederei, ng’ebyo byali bibuga eby’omu bwakabaka bwa Ogi mu Basani.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 ebibuga byonna eby'omu lusenyi, ne Gireyaadi yonna, ne Basani yonna, okutuusa ku Saleka ne Ederei, ebibuga by'obwakabaka bwa Ogi mu Basani.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Twawamba ebibuga byonna ebyali mu museetwe, n'ensi yonna eya Gileyaadi ne Basani okutuukira ddala ku Saleka ne Edureyi, ebibuga by'obwakabaka bwa Ogi mu Basani.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

10 Twawamba ekitundu kyonna eky'obwakabaka bwa Ogi mu Basani: ebibuga byonna eby'omu lusenyi, n'ebitundu byonna ebya Gileyaadi n'ebya Basani, okutuukira ddala e Saleka ne Edereyi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:10

Volg ons:

Advertensies


Advertensies