Et 2:5 - Luganda Bible 20035 Temulwana nabo, kubanga mmwe sijja kubawa kitundu na kimu eky'ensi yaabwe, wadde akatundu akatono akalinnyibwamu ekigere, kubanga olusozi Seyiri naluwa Esawu okuba obutaka bwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Temuyomba nabo; kubanga sijja kubawa kafo konna ku nsi yaabwe; kubanga nnamala dda okuwa Esawu olusozi Seyiri okuba obutaka bwe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Temubasosonkerezaako lutalo, kubanga mmwe sijja kubawa ku ttaka lyabwe, wadde akatundu akatono awagya ekigere ky’omuntu. Kubanga ensi ey’ensozi eya Seyiri nagiwa dda Esawu okuba obutaka bwe obwenkalakkalira. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 temuyomba nabo; kubanga sijja kubawa ku nsi yaabwe newakubadde awalinnyibwa n'ekigere: kubanga nawa Esawu olusozi Seyiri okuba obutaka. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 Mwekkaanye, temubalumbagananga; mu nsi yaabwe sijja kubawaamu wadde ekigere ekimu kiti, kubanga olusozi Seyiri naluwa Ezawu lubeere lulwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Temulwana nabo, kubanga mmwe sijja kubawa kitundu na kimu eky'ensi yaabwe, wadde akatundu akatono akalinnyibwamu ekigere, kubanga olusozi Seyiri naluwa Esawu okuba obutaka bwe. Sien die hoofstuk |