Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 2:36 - Luganda Bible 2003

36 Okuva ku Aroweri ku njegoyego z'Ekiwonvu Arunoni, n'ekibuga ekiri mu kiwonvu ekyo, okutuukira ddala e Gileyaadi, tewali kibuga kyatulema olw'obugulumivu bw'ebigo byakyo. Byonna Mukama Katonda waffe yabituwa ne tubiwamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

36 Mukama Katonda waffe yatuwa byonna mu mukono gwaffe, okuva ku Aloweri ekiri ku mabbali g'ekiwonvu kya Alunoni, n'okuva ku kibuga ekiri mu kiwonvu okutuusa ku Gireyaadi. Tewali kibuga kyatulema olw'obugulumivu bwakyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

36 Okuva ku Aloweri ekiri ku lukugiro lw’Ekiwonvu Alumoni, n’okuva ku kibuga ekiri mu kiwonvu ekyo, n’okutuukira ddala mu Gireyaadi, tewaaliwo kibuga na kimu ekyatusukkirira amaanyi. Mukama Katonda waffe byonna yabitugabula mu mukono gwaffe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

36 Okuva ku Aloweri ekiri ku mabbali g'ekiwonvu kya Alunoni, era okuva ku kibuga ekiri mu kiwonvu okutuusa ku Gireyaadi, tewali kibuga ekyatulema olw'obugulumivu bwakyo: Mukama Katonda waffe yagabula byonna mu maaso gaffe:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

36 Okuva ku Aroweri ekiri ku lubalama lw'omugga Arunoni, n'okuva ku kibuga ekiri mu kiwonvu, okutuuka e Gileyaadi, tewaali kibuga kyatusukkirira; byonna Omukama Katonda waffe yabituwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

36 Okuva ku Aroweri ku njegoyego z'Ekiwonvu Arunoni, n'ekibuga ekiri mu kiwonvu ekyo, okutuukira ddala e Gileyaadi, tewali kibuga kyatulema olw'obugulumivu bw'ebigo byakyo. Byonna Mukama Katonda waffe yabituwa ne tubiwamba.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 2:36

Volg ons:

Advertensies


Advertensies