Et 2:30 - Luganda Bible 200330 “Kyokka Sihoni kabaka w'e Hesubooni n'atatuganya kuyita mu nsi ye, kubanga Mukama Katonda wammwe yakalubya omwoyo gwe, n'amuwaganyaza omutima, tulyoke tumuwangule buwanguzi, twefuge ensi ye, mwe tuli kati. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 “Naye Sikoni kabaka w'e Kesuboni n'atatuganya kuyita mu nsi ye; kubanga Mukama Katonda wo yakakanyaza omutima gwe, n'ajeema alyoke amuweeyo mu mukono gwo nga bwe kiri leero. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 Naye Sikoni Kabaka wa Kesuboni n’atatukkiriza kuyitawo. Kubanga Mukama Katonda wammwe yali akakanyazizza omwoyo gwe era ng’awaganyazizza omutima gwe, alyoke amugabule mu mukono gwammwe nga bwe kiri leero. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Naye Sikoni kabaka w'e Kesuboni n'atatuganya kuyita ku mabbali ge: kubanga Mukama Katonda wo yakakanyaza omwoyo gwe, n'amuwaganyaza omutima gwe alyoke amugabule mu mukono gwo nga leero. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU30 “Naye Sikoni kabaka w'e Kesuboni yagaana okutuleka okuyitawo, kubanga Omukama Katonda wo yali agugubizza omutima gwe, alyoke amuweeyo mu mikono gyo, nga bwe yakikoze kati. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200330 “Kyokka Sihoni kabaka w'e Hesubooni n'atatuganya kuyita mu nsi ye, kubanga Mukama Katonda wammwe yakalubya omwoyo gwe, n'amuwaganyaza omutima, tulyoke tumuwangule buwanguzi, twefuge ensi ye, mwe tuli kati. Sien die hoofstuk |