Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 2:12 - Luganda Bible 2003

12 Abahoori nabo baabeeranga ku Seyiri mu kusooka. Naye bazzukulu ba Esawu bwe bajja, ne babagobako, ne bazikiriza eggwanga lyabwe, ne basenga mu kifo kyabwe, okufaananira ddala ng'Abayisirayeli bwe baakola mu nsi Mukama gye yabawa okuba obutaka bwabwe).

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Edda Abakooli be babeeranga ku Seyiri, naye abaana ba Esawu bwe bajja, ne babagobako, ne bazikiriza eggwanga lyabwe, ne basenga mu kifo kyabwe, okufaananira ddala ng'Abaisiraieri bwe baakola mu nsi Mukama gye yabawa okuba obutaka bwabwe).

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Mu biseera eby’edda Abakooli nabo baabeeranga mu Seyiri, okutuusa bazzukulu ba Esawu bwe baabasiguukulula ne babagobamu ne babazikiriza, ensi eyo ne bagyetwalira, bo ne bagibeeramu; okufaananako ng’Abayisirayiri bwe balikola mu nsi Mukama Katonda gye yabawa ey’obusika bw’obutaka bwabwe obw’enkalakkalira.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Era n'Abakooli baatuulanga ku Seyiri olubereberye, naye abaana ba Esawu ne babasikira; ne babazikiriza mu maaso gaabwe, ne batuula mu kifo kyabwe; nga Isiraeri bwe yakola ensi ey'obutaka bwe Mukama gye yabawa.)

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Mu Seyiri mwasooka kubeeramu Bakori; mu kifo kyabwe mwaddamu bazzukulu ba Ezawu abaabagobamu ne babazikiriza, nga Yisirayeli bwe yakola mu nsi Omukama gye yabawa ebeere yaabwe.]

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

12 Abahoori nabo baabeeranga ku Seyiri mu kusooka. Naye bazzukulu ba Esawu bwe bajja, ne babagobako, ne bazikiriza eggwanga lyabwe, ne basenga mu kifo kyabwe, okufaananira ddala ng'Abayisirayeli bwe baakola mu nsi Mukama gye yabawa okuba obutaka bwabwe).

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 2:12

Volg ons:

Advertensies


Advertensies