Et 19:14 - Luganda Bible 200314 “Mu butaka bwe mugenda okufuna mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa mugyefuge, temuukuulenga mpaanyi za nsalo za bibanja bya baliraanwa bammwe, ezinaabanga zimaze okusimbibwa ab'edda. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 “Bwe mulituuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okuba obutaka, temujjululanga bulambe obwa nsalo za baliraanwa bammwe, ab'edda ze baatekawo.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Tosimbulanga bituuti ebiri mu mpenda eziraga ensalo ya buli muntu ne muliraanwa we, ebyasimbibwawo ab’omu mirembe egyasooka, ebiraga ettaka ly’onoogabana mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okugirya. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Tojjululanga nsalo ya muliraanwa wo, ab'edda gye baasimba, mu busika bwo bw'olisika mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa okugirya. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 “Tosembezangayo ejjinja erisala ensalo y'ettaka ne muliraanwa wo bajjajjaabo lye balisimba mu busika bw'olifuna mu nsi Omukama Katonda wo gy'agenda okukuwa ogitwale. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 “Mu butaka bwe mugenda okufuna mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa mugyefuge, temuukuulenga mpaanyi za nsalo za bibanja bya baliraanwa bammwe, ezinaabanga zimaze okusimbibwa ab'edda. Sien die hoofstuk |