Et 18:9 - Luganda Bible 20039 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temugezanga ne muyiga okukola eby'omuzizo, ng'ab'amawanga ago bye bakola. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 “Bwe mutuukanga mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temugezanga ne muyiga okukola eby'emizizo eby'amawanga ago bye bakola. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Bw’onooyingira mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa, weekuume obutayiga kukopperera mpisa embi ez’abantu ab’omu mawanga g’olisanga mu nsi omwo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Bw'olimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa, toyiganga kukola ng'eby'emizizo eby'amawanga gali bwe biri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 “Bw'oyingiranga mu nsi Omukama Katonda wo gy'agenda okukuwa, toyiganga okuyisa empisa ezeenyinyalwa ez'amawanga ago. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 “Bwe mulimala okutuuka mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temugezanga ne muyiga okukola eby'omuzizo, ng'ab'amawanga ago bye bakola. Sien die hoofstuk |