Et 18:3 - Luganda Bible 20033 “Guno gwe mugabo, abantu abawaayo ekitambiro gwe banaawanga bakabona: bw'eba ente oba endiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, n'ebyenda. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Era lino lye linaabanga ebbanja lya bakabona lye banaabanjanga abantu, abo abanaawangayo ssaddaaka, bw'eba ente oba ndiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, n'enda. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Bino bakabona bye banaagabananga ku biweebwayo eby’ente za sseddume n’endiga abantu bye banaabanga baleese: bakabona banaafunangako omukono n’emba zombi, n’eby’omu lubuto. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Era lino lye linaabanga ebbanja lya bakabona lye banaabanjanga abantu, abo abanaawangayo ssaddaaka, bw'eba ente oba ndiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, ne ssebusa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 “Guno gwe mugabo oguddira bakabona okuva ku bantu abatambira ente ennume oba endiga: omukono, emba zombi n'ebyenda. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 “Guno gwe mugabo, abantu abawaayo ekitambiro gwe banaawanga bakabona: bw'eba ente oba endiga, bawenga kabona omukono, n'emba zombi, n'ebyenda. Sien die hoofstuk |