Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 18:14 - Luganda Bible 2003

14 kubanga ab'amawanga ago ge mugenda okwefuga, bawuliriza abalaguzi n'emmandwa. Naye mmwe, Mukama Katonda wammwe tabakkirizza kukolanga bwe mutyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 “Kubanga amawanga gano ge mugenda okugoba mu nsi gye mugendamu, beebuuza ku abo abalaguza ebire n'abafumu; naye mmwe Mukama Katonda wammwe abagaanyi okukolanga bwe mutyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Newaakubadde ng’abantu ab’omu mawanga ago b’ogenda okulyako ensi yaabwe, bagondera nnyo abalaguzi n’abasamize, naye ebyo Mukama Katonda wo, ggwe, takukkiriza kubikola.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Kubanga amawanga gano g'olirya, bawulira abo abalaguza ebire n'abafumu: naye ggwe Mukama Katonda wo takuganyizza kukolanga bw'otyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

14 “Amawanga ago ge mugenda okutwala, bawuliriza abalaguzi n'abalogo, naye ggwe Omukama Katonda wo takukkiriza kukola bw'otyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

14 kubanga ab'amawanga ago ge mugenda okwefuga, bawuliriza abalaguzi n'emmandwa. Naye mmwe, Mukama Katonda wammwe tabakkirizza kukolanga bwe mutyo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 18:14

Volg ons:

Advertensies


Advertensies