Et 18:1 - Luganda Bible 20031 “Bakabona Abaleevi n'ab'omu Kika kya Leevi bonna, tebaabenga na mugabo gwa ttaka mu Yisirayeli. Naye banaalyanga ku biweebwayo ebyokebwa, ne ku bitambiro bya Mukama ebirala ebiteekwa okumuweebwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Bakabona Abaleevi, kye kika kyonna ekya Leevi, tebabanga na mugabo newakubadde obusika mu Isiraeri; wabula banaalyanga ebiweebwayo eri Mukama ebyokebwa n'omuliro, n'ebiweebwayo ebirala. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Bakabona, Abaleevi n’ekika kyonna ekya Leevi, tebaafunenga mugabo oba bya busika mu Isirayiri. Banaaweebwanga ku biweebwayo ebyokebwa ebinaaleetebwanga eri Mukama Katonda; ogwo gwe gunaabanga omugabo ogw’obusika bwabwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Bakabona Abaleevi, kye kika kyonna ekya Leevi, tebabanga na mugabo newakubadde obusika awamu ne Isiraeri: banaalyanga ebiweebwayo ebya Mukama ebikolebwa n'omuliro, n'obusika bwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 “Bakabona, be Baleevi, kwe kugamba ekika kyonna ekya Leevi, tebaligabana mugabo oba busika wamu na Yisirayeli. Baliryanga ku bitone by'Omukama ebimuweerezebwa n'omuliro; buno bwe buliba obusika bwabwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 “Bakabona Abaleevi n'ab'omu Kika kya Leevi bonna, tebaabenga na mugabo gwa ttaka mu Yisirayeli. Naye banaalyanga ku biweebwayo ebyokebwa, ne ku bitambiro bya Mukama ebirala ebiteekwa okumuweebwa. Sien die hoofstuk |