Et 17:7 - Luganda Bible 20037 Abajulizi be banaasookanga okumukuba amayinja okumutta, olwo n'abantu abalala bonna ne balyoka bamukuba, bwe mutyo ne mweggyako ekibi ekyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Abajulirwa be banaasookanga okumukuba amayinja, olwo n'abantu abalala bonna ne balyoka bamukuba amayinja okumutta; bwe mutyo bwe munaggyangawo ekibi ekyo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Abajulizi be banaasookanga okukasuukirira omuntu oyo amayinja, n’abalala ne bagoberera. Kinaakusaaniranga okwemalangako ebibi ebinaabeeranga wakati mu mmwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Omukono gw'abajulirwa gwe gunaasookanga okumubaako okumutta, omukono gw'abantu bonna ne gulyoka gumubangako. Bw'otyo bw'onoggyangawo ekibi wakati wo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 Mu kumutta, omukono gw'amulumiriza gwe gumusookangako, olwo n'emikono gy'abalala. Ekibi kino muteekwa okukiggyirawo ddala mu mmwe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Abajulizi be banaasookanga okumukuba amayinja okumutta, olwo n'abantu abalala bonna ne balyoka bamukuba, bwe mutyo ne mweggyako ekibi ekyo. Sien die hoofstuk |