Et 17:5 - Luganda Bible 20035 omusajja oyo oba omukazi oyo akoze ekintu ekyo ekibi, munaamufulumyanga ebweru w'ekibuga kyammwe ne mumukuba amayinja n'afa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Kale munaafulumyanga omusajja oyo oba omukazi oyo akoze ekibi ekyo ebweru w'ekibuga kyammwe ne mubakuba amayinja n'afa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 onoofulumyanga omusajja oyo, oba omukazi oyo, akoze ekibi ekyo, wabweru wa wankaaki w’ekibuga n’omukuba amayinja, n’afa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 n'olyoka ofulumyanga omusajja oyo oba mukazi oyo, abakoze ekigambo ekyo ekibi, awali enzigi zo, omusajja oba mukazi; kale onoobakubanga amayinja bafe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 omusajja oba omukazi eyakola ekibi ekyo omufulumyanga ebweru wa wankaaki n'omuttira eyo n'amayinja. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 omusajja oyo oba omukazi oyo akoze ekintu ekyo ekibi, munaamufulumyanga ebweru w'ekibuga kyammwe ne mumukuba amayinja n'afa. Sien die hoofstuk |