Et 17:4 - Luganda Bible 20034 ne bakibabuulira ne mukiwulira, mubuulirizanga n'obwegendereza. Bwe kinaabanga eky'amazima era ekikakafu ekitabuusibwabuusibwa, ng'eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu Yisirayeli, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 bwe banaababuuliranga, ne mukiwulira, munaanyiikiranga okubuuliriza, era bwe kinaabanga eky'amazima, nga tekibuusibwabuusibwa, eky'omuzizo ekyo nga kikolebwa mu Isiraeri; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 ekikolwa ekyo ne kikutegeezebwangako; kale onookinoonyerezangako n’obwegendereza. Bwe kinaakakasibwanga nga kya mazima, ng’ekibi ekyo kikoleddwa mu Isirayiri, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 ne bakubuulira era ng'okiwulidde, n'olyoka onyiikiranga okubuuliriza, era, laba, bwe kinaabanga eky'amazima, ekigambo ne kitabuusibwabuusibwa, ng'eky'omuzizo ekiri bwe kityo kikolerwa mu Isiraeri; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 kino ne bakikubuulirako, okibuulirizangako bulungi ddala. Bwe kiba nga kituufu era nga kikakafu nti ekyenyinyalwa ekyo kyakolebwa mu Yisirayeli, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 ne bakibabuulira ne mukiwulira, mubuulirizanga n'obwegendereza. Bwe kinaabanga eky'amazima era ekikakafu ekitabuusibwabuusibwa, ng'eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu Yisirayeli, Sien die hoofstuk |