Et 17:20 - Luganda Bible 200320 Omutima gwe gulemenga kwekulumbaliza ku Bayisirayeli banne, era alemenga kuwaba n'akatono okuva ku biragiro bino. Olwo aliwangaalira ku bwakabaka bwe, n'ab'ezzadde lye ne babuwangaalirako mu Yisirayeli. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 omutima gwe gulemenga okwegulumiriza ku ba Isiraeri banne, era alemenga okukyama okuva ku biragiro bino; olwo alyoke awangaale ennaku nnyingi ku bwakabaka bwe, ye n'abaana be, mu Isiraeri. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 nga teyeekulumbaza kusukkirira ku bannansi banne, era nga takyama kuva ku mateeka gano okulaga ku mukono ogwa ddyo oba ku gwa kkono. Bw’anaakolanga bw’atyo, ye, n’ezzadde lye banaafuganga mu bwakabaka bwe, mu Isirayiri, okumala ennaku nnyingi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 omutima gwe gulemenga okugulumizibwa ku baganda be, era alemenga okukyama okuva mu kiragiro okugenda ku mukono ogwa ddyo newakubadde ogwa kkono: alyoke awangaale ennaku nnyingi mu bwakabaka bwe, ye n'abaana be, wakati mu Isiraeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU20 aleme kwekuliza ku baganda be, n'awunjuka ng'adda ku ddyo oba ku kkono n'ava ku tteeka. Olwo ye n'abaana be lwe baliwangaala nga balamula obwakabaka bwe mu Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200320 Omutima gwe gulemenga kwekulumbaliza ku Bayisirayeli banne, era alemenga kuwaba n'akatono okuva ku biragiro bino. Olwo aliwangaalira ku bwakabaka bwe, n'ab'ezzadde lye ne babuwangaalirako mu Yisirayeli. Sien die hoofstuk |