Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 17:2 - Luganda Bible 2003

2 Bwe wanaabangawo mu kimu ku bibuga byammwe Mukama Katonda wammwe by'abawa, omusajja oba omukazi akola ekibi n'amenya endagaano ya Mukama Katonda wammwe,

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Bwe wanaalabikangawo mu kimu ku bibuga byammwe Mukama Katonda wammwe by'abawa, omusajja oba omukazi asobezza endagaano,

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Omuntu yenna omusajja oba omukazi abeera mu mmwe, mu kimu ku bibuga Mukama Katonda wo by’akuwa, bw’anaakwatibwanga ng’akoze ebibi mu maaso ga Mukama Katonda wo, ng’amenye endagaano ya Mukama,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Bwe wanaalabikanga wakati wo, munda w'oluggi lwonna ku nzigi zo Mukama Katonda wo z'akuwa, omusajja oba mukazi, akola ekiri mu maaso ga Mukama Katonda wo ekibi, ng'asobya ku ndagaano,

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Mu bibuga byo Omukama Katonda wo by'alikuwa bwe musangibwangamu omusajja oba omukazi, omu ku mmwe, akola ekibi mu maaso g'Omukama Katonda wo, ng'amenya endagaano ye,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

2 Bwe wanaabangawo mu kimu ku bibuga byammwe Mukama Katonda wammwe by'abawa, omusajja oba omukazi akola ekibi n'amenya endagaano ya Mukama Katonda wammwe,

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 17:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies