Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 17:19 - Luganda Bible 2003

19 Kinaamubeeranga kumpi n'akisomangamu mu bbanga ery'obulamu bwe bwonna, alyoke ayige okussangamu Mukama Katonda we ekitiibwa, n'okukuumanga ebigambo byonna eby'amateeka gano n'ebiragiro bino, era n'okubituukirizanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Anaabeeranga nakyo, era anaakisomangamu ennaku zonna ez'obulamu bwe; ayige okutya Mukama Katonda we, okwekuumanga ebigambo byonna eby'etteeka lino n'ebiragiro bino okubikolanga:

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Ekitabo ekyo anaabeeranga nakyo bulijjo, era anaakisomanga ennaku zonna ez’obulamu bwe, alyokenga ayige okutyanga Mukama Katonda we, ng’agobereranga n’obwegendereza ebigambo byonna ebiri mu mateeka gano, ne mu biragiro,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 era kinaabeeranga gy'ali, era anaakisomangamu ennaku zonna ez'obulamu bwe: ayige okutya Mukama Katonda we, okwekuumanga ebigambo byonna eby'etteeka lino n'ebiragiro bino okubikolanga:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Abeeranga nakyo, n'akisomanga ennaku zonna ez'obulamu bwe, alyoke ayige okutya Omukama Katonda we, n'okutuusa ebigambo by'etteeka lino n'ebiragiro byonna,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

19 Kinaamubeeranga kumpi n'akisomangamu mu bbanga ery'obulamu bwe bwonna, alyoke ayige okussangamu Mukama Katonda we ekitiibwa, n'okukuumanga ebigambo byonna eby'amateeka gano n'ebiragiro bino, era n'okubituukirizanga.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 17:19

Volg ons:

Advertensies


Advertensies