Et 17:18 - Luganda Bible 200318 Kale bw'alituula ku ntebe ye ey'obwakabaka, alyewandiikira amateeka gano mu kitabo ng'agaggya mu ekyo ekiri ne bakabona Abaleevi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Awo olulituuka bw'alituula ku ntebe y'obwakabaka bwe, alyewandiikira etteeka lino mu kitabo, ng'aliggya mu ekyo ekiri mu maaso ga bakabona Abaleevi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Bw’anaamalanga okutebenkera ku ntebe ey’obwakabaka bwe, anaakoppololeranga amateeka gano mu kitabo ng’agaggyanga ku ga bakabona, Abaleevi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Awo olulituuka bw'alituula ku ntebe y'obwakabaka bwe, alyewandiikira etteeka lino mu kitabo, ng'aliggya mu ekyo ekiri mu maaso ga bakabona Abaleevi: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 Bw'amalanga okutuula ku nnamulondo y'obwakabaka bwe, yeewandiikiranga etteeka lino mu kitabo okuva ku bakabona Abaleevi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Kale bw'alituula ku ntebe ye ey'obwakabaka, alyewandiikira amateeka gano mu kitabo ng'agaggya mu ekyo ekiri ne bakabona Abaleevi. Sien die hoofstuk |