Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 17:17 - Luganda Bible 2003

17 Kabaka alemenga kwewasiza bakazi bangi, omutima gwe guleme kuwugulwa, era alemenga kuba na ffeeza era na zaabu mungi nnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 So teyeefuniranga bakazi bangi, omutima gwe gulemenga okukyuka: so teyeefuniranga ffeeza newakubadde zaabu ennyingi ennyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Tawasanga bakazi bangi kubanga bagenda kumukyamyanga. So tekimugwanira kwetuumangako zaabu n’effeeza ennyingi ennyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 So teyeefuniranga bakazi bangi, omutima gwe gulemenga okukyuka: so teyeefuniranga ffeeza nnyingi nnyo newakubadde zaabu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Tawasanga bakazi bangi, omutima gwe guleme kuwubisibwa; era teyeekuŋŋaanyizanga butitimbe bwa ffeeza ne zaabu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

17 Kabaka alemenga kwewasiza bakazi bangi, omutima gwe guleme kuwugulwa, era alemenga kuba na ffeeza era na zaabu mungi nnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 17:17

Volg ons:

Advertensies


Advertensies